2 Chronicles 10:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rekobowamu yagenda e Sekemu, anti eyo Yisirayeli yenna gye yali akuŋŋaanidde bamufuule kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lekobowaamu n’agenda e Sekemu, Abayisirayiri bonna gye baali bagenze okumufuula kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Lekobowaamu n'agenda e Sekemu: kubanga Isiraeri bonna gye baali bakuŋŋaanidde okumufuula kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Rehobowaamu n'agenda e Sekemu, Abayisirayeli bonna gye baali bakuŋŋaanidde okumufuula kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lekobowaamu n'agenda e Sekemu: kubanga Isiraeri yenna baali bazze e Sekemu okumufuula kabaka.