2 Chronicles 12:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekibi kubanga omutima gwe teyagussa ku kunoonya Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lekobowaamu n’akola ebibi, n’atamalirira kunoonya Mukama mu mutima gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali ebibi, kubanga teyamalirira kunoonya Mukama mu mutima gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rehobowaamu yakola bubi, kubanga teyafuba kukola Mukama by'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali ebibi, kubanga teyakakasa mutima gwe okunoonya Mukama.