2 Chronicles 12:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogwokutaano ogw'obwakabaka bwa Rekobowamu, Sisaki kabaka w'e Misiri yalumba Yeruzaalemu, kubanga tebaali beesigwa eri Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogwokutaano ogw’obufuzi bwa kabaka Lekobowaamu, Sisaki kabaka w’e Misiri n’alumba Yerusaalemi kubanga tebaali beesigwa eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu mwaka ogw'okutaano ogw'obufuzi bwa kabaka Lekobowaamu, Sisaki kabaka w'e Misiri n'alumba Yerusaalemi, kubanga baali bavudde ku Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'okuba nga baajeemera Mukama, mu mwaka ogwokutaano ogwa Kabaka Rehobowaamu, Sisaki Kabaka wa Misiri n'alumba Yerusaalemu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okutaano ogwa kabaka Lekobowaamu Sisaki kabaka w'e Misiri n'atabaala Yerusaalemi, kubanga basobezza Mukama,