2 Chronicles 12:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka bajja kumuweereza, bamanye enjawulo eri mu kuweereza nze ne mu kuweereza bakabaka b'ensi endala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula baliba baddu be, balyoke bategeere enjawulo eriwo wakati w’okumpeereza n’okuweereza bakabaka baamawanga amalala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye era baliba baddu be, balyoke bategeere enjawulo eriwo wakati w'okumpereza, n'okuwereza bakabaka b'amawanga amalala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula baliba baweereza be, balyoke balabe enjawulo mu kuweereza nze, n'okuweereza bakabaka ab'ensi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye baliba baddu be; bamanye okuweereza kwange n'okuweereza kw'obwakabaka bw'ensi bwe kufaanana.