2 Chronicles 13:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ba Yisirayeli ne badduka Yuda, Katonda n'abawaayo mu mikono gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayisirayiri ne badduka okuva mu maaso ga Yuda, naye Mukama n’abawaayo mu mukono gwa Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri ne badduka okuva mu maaso ga Yuda, naye Katonda n'abawaayo mu mukono gwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli ne badduka Abayudaaya, Katonda n'asobozesa Abayudaaya okuwangula Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne badduka mu maaso ga Yuda: Katonda n'abagabula mu mukono gwabwe.