2 Chronicles 13:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yerobowamu teyaddayo kubeera wa maanyi mu budde bwa Abiya. Omukama yamukuba n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yerobowaamu n’ataddamu nate kuba na buyinza mu mirembe gya Abiya, Mukama n’alwaza Yerobowaamu n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yerobowaamu teyaddayo kuba wa maanyi mu mirembe gya Abiya: Mukama n'amulwaza n'afa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mirembe gya Abiya, Yerobowaamu teyaddayo kuba wa maanyi. N'oluvannyuma Mukama n'alwaza Yerobowaamu, Yerobowaamu n'akisa omukono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So Yerobowaamu teyafuna nate amaanyi ku mirembe gya Abiya: Mukama n'amulwaza n'afa.