2 Chronicles 17:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yosafati ne yeeyongeranga amaanyi, n'azimba mu Yuda ebigo n'ebibuga eby'amawanika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yekosafaati ne yeeyongeranga amaanyi, n’azimba ebigo n’ebibuga eby’amaterekero mu Yuda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekosafaati ne yeeyongera okuba n'amaanyi, n'azimba mu Yuda ebigo n'ebibuga eby'amawanika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehosafaati ne yeeyongera okuba ow'obuyinza, n'azimba ebibuga ebiriko ebigo ebigumu, n'ebibuga eby'okuterekangamu ebintu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yekosafaati n'aba mukulu nnyo nnyini; n'azimba mu Yuda ebigo n'ebibuga eby'okuterekeramu.