2 Chronicles 17:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be baaweerezanga kabaka, nga tobaze bali abalala be yali atadde mu bibuga okuli ebigo wonna mu Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be basajja abaaweerezanga kabaka, obutassaako abo abaali mu bibuga ebyaliko bbugwe n’ebigo okubuna Yuda yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baaweerezanga kabaka, nga tobaliddeeko abo be yateeka mu bibuga ebyaliko ebigo ebigumu okubuna Yuda yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be baaweerezanga kabaka, nga tobaliddeeko abo be yateeka mu bibuga ebyaliko ebigo ebigumu mu Buyudaaya bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baaweerezanga kabaka, obutassaako abo kabaka be yateeka mu bibuga ebyaliko enkomera okubuna Yuda yonna.
Recommended Reading