2 Chronicles 17:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula ku Katonda wa kitaawe, n'ayongera okutambulira mu biragiro bye, n'atagoberera mpisa za Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye yanoonya Katonda wa kitaawe, era n’agoberera amateeka ge okusinga engeri za Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye n'agendanga eri Katonda wa kitaawe, n'atambulira mu mateeka ge, n'atakola ng'ebikolwa bya Isiraeri bwe byali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'aweerezanga Katonda wa kitaawe, ng'akwata ebiragiro bye n'atagoberera ebyo ab'omu Yisirayeli bye baakolanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye n'agendanga eri Katonda wa kitaawe, n'atambulira mu mateeka ge so si ng'ebikolwa bya Isiraeri bwe byali.