2 Chronicles 17:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yasindikirako Abaleevi: Semaaya, Netaniya, Zebadiya, Asaweli, Semiramoti, Yonatani, Adoniya, Tobiya, Tovu-Adoniya Abaleevi, ne bakabona: Elisama ne Yoramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo n’Abaleevi abagenda nabo: Semaaya, ne Nesaniya, ne Zebadiya, ne Asakeri, ne Semiramoosi, ne Yekonasaani, ne Adoniya, ne Tobbiya, ne Tobadoniya, wamu ne Erisaama ne Yekolaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awamu nabo n'atuma n'Abaleevi: Semaaya, Nesaniya, Zebadiya, Asakeri, Semiramoosi, Yekonasaani, Adoniya, Tobbiya ne Tobadoniya. Awamu n'Abaleevi abo n'atuma ne bakabona Erisaama ne Yekolaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awamu nabo n'atuma n'Abaleevi Semaaya, Netaniya, Zebadiya, Asaheeli, Semiramoti, Yehonataani, Adoniya, Tobiya, ne Tabadoniya. Awamu n'Abaleevi abo, n'atuma ne bakabona Elisaama ne Yeyoraamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era wamu nabo Abaleevi, Semaaya ne Nesaniya ne Zebadiya ne Asakeri ne Semiramoosi ne Yekonasaani ne Adoniya ne Tobbiya ne Tobadoniya, Abaleevi; era wamu nabo Erisaama ne Yekolaamu, bakabona.