2 Chronicles 18:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yosafati yalina obugagga bungi n'ekitiibwa; era yafuuka mukoddomi wa Akabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yekosafaati yali mugagga nnyo era nga wa kitiibwa kinene nnyo, ate nga mukoddomi wa Akabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekosafaati yali mugagga nnyo era nga w'akitiibwa kingi nnyo nnyini, n'ateekateeka mutabani we awase muwala wa Akabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehosafaati bwe yamala okugaggawala n'okuba ow'ettutumu ennyo, n'afuuka mukoddomi wa Ahabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Yekosafaati yalina obugagga n'ekitiibwa kingi nnyo nnyini; n'afuuka mukoddomi wa Akabu.