2 Chronicles 18:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mikaaya n'addamu nti: “Ekyo olikitegeera lw'oligenda mu kisenge okwekweka ebuziizi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikaaya n’amuddamu nti, “Laba, ekyo olikimanya ku lunaku lw’oligenda okwekweka mu kisenge eky’omunda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mikaaya n'amuddamu nti, “Ddala, ekyo olikiraba ku lunaku lw'oliyingira okwekweka mu kisenge eky'omunda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mikaaya n'addamu nti: “Ddala, ekyo olikiraba lw'oliyingira mu kisenge ekyomunda okwekweka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mikaaya n'ayogera nti Laba, oliraba ku lunaku olwo bw'oliyingira mu kisenge eky'omunda okwekweka.