2 Chronicles 18:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Yisirayeli n'agamba nti: “Ggyawo Mikaaya omuzzeeyo ewa Amoni omukulu w'ekibuga, ewa Yowasi mutabani wa kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka wa Isirayiri n’alagira nti, “Mukwate Mikaaya mumuzzeeyo ewa Amoni ew’omukulu w’ekibuga n’ewa Yowaasi omulangira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka wa Isiraeri n'alagira nti, “Mukwate Mikaaya, mu muzzeeyo ewa Amoni omukulu w'ekibuga ne wa Yowaasi mutabani wa kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka wa Yisirayeli n'alagira nti: “Mukwate Mikaaya, mumutwale ewa Amoni omukulu w'ekibuga, n'omulangira Yowaasi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka wa Isiraeri n’ayogera nti Mutwale Mikaaya mumuzze eri Amoni omukulu w'ekibuga n'eri Yowaasi mutabani wa kabaka;