2 Chronicles 18:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abagabe b'ebigaali ne bategeera nga si ye kabaka wa Yisirayeli, ne balekeraawo okumugoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaduumizi ab’amagaali bwe baakizuula nti si ye kabaka wa Isirayiri, ne balekeraawo okumugoba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaduumizi b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Isiraeri, kale ne balekerawo okumuwondera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaduumizi b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Yisirayeli, ne balekera awo okumuwondera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka abaami b'amagaali bwe baalaba nga si ye kabaka wa Isiraeri, kale ne bakomawo okumugoberera.