2 Chronicles 19:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yassaawo abalamuzi mu bibuga bya Yuda byonna ebiriko ebigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alonda abalamuzi mu nsi, ne mu buli kibuga kya Yuda ekiriko Bbugwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'assaawo abalamuzi mu buli kibuga kya Yuda ekiriko ekigo ekigumu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'assaawo abalamuzi mu buli kibuga ky'omu Buyudaaya ekiriko ekigo ekigumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'assaawo abalamuzi mu nsi okubuna ebibuga byonna ebiriko enkomera ebya Yuda, buli kibuga kinnakimu,