2 Chronicles 2:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ani asobola amuzimbira ekiggwa, oyo eggulu na liri eggulu erisukkulumidde ddala gwe bitamala kugyamu? Nze ani okumuzimbira ennyumba, wabula mpozzi okunyookeza obubaani mu maaso ge?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eyeekaalu gye ŋŋenda okuzimba ejja kuba yaakitiibwa, kubanga Katonda waffe waakitiibwa okusinga bakatonda abalala bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ennyumba gye nteekateeka okuzimba nnene: kubanga Katonda waffe mukulu okusinga bakatonda bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Essinzizo lye nteekateeka okuzimba ddene, kubanga Katonda waffe mukulu, tewali amwenkana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennyunba gye nzimba nnene: kubanga Katonda waffe mukulu okusinga bakatonda bonna.