2 Chronicles 20:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga wayise akaseera Abamowabu n'Abammoni wamu n'abamu ku Bamewuni ne balumba Yosafati bamulwanyise.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe wayitawo ebbanga, Abamowaabu n’Abamoni nga bali wamu n’abamu ku Bamoni ne balumba Yekosafaati okumulwanyisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe wayitawo ebbanga, Abamowaabu n'Abamoni nga bali wamu n'abamu ku Bamewuni, ne balumba Yekosafaati okulwana naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Abamowaabu n'Abammoni, n'abamu ku Bamewuni, ne balumba Yehosafaati mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka oluvannyuma lw'ebyo abaana ba Mowaabu n'abaana ba Amoni era wamu nabo abamu ku Bamoni ne batabaala Yekosafaati okulwana naye.