2 Chronicles 20:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Entiisa ya Katonda n'ekwata obwakabaka bw'amawanga amalala bwe baawulira engeri Omukama gy'alwanye n'abalabe ba Yisirayeli n'abagoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Entiisa ya Mukama n’ejja ku bwakabaka bwonna obw’omu mawanga, bwe baawulira nga Mukama yalwana n’abalabe ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Entiisa ya Katonda n'ejja ku bwakabaka bwonna obw'ensi bwe baawulira nga Mukama yalwana n'abalabe ba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu bwakabaka obw'omu nsi zonna bwe baawulira nga Mukama alwanyisizza abalabe ba Yisirayeli, ne batya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Entiisa ya Katonda n'eba ku bwakabaka bwonna obw'ensi bwe baawulira Mukama ng'alwana n'abalabe ba Isiraeri