2 Chronicles 20:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yosafati n'atya, n'asalawo okwebuuza ku Mukama; n'alagira Yuda yenna basiibe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yekosafaati n’atya nnyo n’amalirira okwebuuza ku Mukama, era n’alangirira okusiiba mu Yuda yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekosafaati n'atya, n'amalira okwebuuza ku Mukama, n'alangirira okusiiba mu Yuda yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehosafaati n'atya, ne yeewaayo okwegayirira Mukama, n'alangirira ekisiibo mu Buyudaaya bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yekosafaati n'atya ne yeeteekateeka okunoonya Mukama; n'alangira okusiiba mu Yuda yonna.