2 Chronicles 20:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwakabaka bwa Yosafati ne butebenkera, kubanga Katonda we yali amuwadde obuweerero ku njuyi zonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era obwakabaka bwa Yekosafaati ne buba n’emirembe, kubanga Katonda we yamuwa emirembe enjuuyi zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo obwakabaka bwa Yekosafaati ne butereera: kubanga Katonda we yamuwa emirembe ku enjuyi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo obwakabaka bwa Yehosafaati ne butereera, kubanga Katonda yamuwa emirembe ku njuyi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo amatwale ga Yekosafaati ne gatereera: kubanga Katonda we yamuwa okuwummula enjuyi zonna.