2 Chronicles 20:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda yenna n'akuŋŋaana okunoonya Omukama abayambe; ne mu bibuga byonna ne bavaayo ne bajja okunoonya Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda yonna n’ekuŋŋaana okunoonya okubeerwa okuva eri Mukama okuva mu bibuga byonna ebya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda yenna ne bakungaana okusaba Mukama abayambe. baaviira ddala mu bibuga byonna ebya Yuda okwegayirira Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu Buyudaaya ne bakuŋŋaana okusaba Mukama abayambe. Ne bava mu bibuga bya Buyudaaya byonna, ne bajja okwegayirira Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda ne bakuŋŋaana okunoonya okubeerwa eri Mukama: baaviira ddala mu bibuga byonna ebya Yuda okunoonya Mukama.