2 Chronicles 20:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baasenga muno ne bazimbiramu erinnya lyo ekiggwa nga bagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bagibaddemu ne bazimbamu ekifo ow’okusinziza erinnya lyo, nga boogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babeera omwo, era bakuzimbidde Yeekaalu okukusinzizangamu, nga bagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bagibaddemu, era bakuzimbidde Essinzizo okukusinzizangamu, nga bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babeera omwo, era bakuzimbidde omwo ekiggwa olw'erinnya lyo, nga boogera nti