2 Chronicles 21:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama agenda kubonereza n'ekibonerezo ekikakali abantu bo, batabani bo, bakazi bo n'ebibyo byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyaliva aleeta kawumpuli ow’amaanyi, ku bantu bo, n’abaana bo, n’abakyala bo, ne ku bintu byo byonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale nno, Mukama ajja kulwaza abantu bo, abaana bo ne bakazi bo kawumpuli mungi, azikirize n'ebintu byo byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo abantu bo, n'abaana bo ne bakazi bo, Mukama ajja kubalwaza kawumpuli, era azikirize ebintu byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
laba, Mukama alirwaza abantu bo kawumpuli mungi n'abaana bo ne bakazi bo n'ebintu byo byonna: