2 Chronicles 21:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma Omukama n'amukuba endwadde y'olubuto ey'olukonvuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ebyo byonna, Mukama n’aleetako Yekolaamu obulwadde obutawonyezeka obw’omu lubuto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma lw'ebyo byonna, Mukama n'alwaza Yekolaamu endwadde y'ebyenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna bwe byaggwa, Mukama n'alwaza Yehoraamu endwadde y'ebyenda etewonyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma lw'ebyo byonna Mukama n'amulwaza ebyenda endwadde etewonyezeka.