2 Chronicles 21:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoramu we yafuukira kabaka nga wa myaka amakumi asatu mu ebiri; yafugira emyaka munaana mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yekolaamu yalina emyaka amakumi asatu mu ebiri we yafuukira kabaka, era n’afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekolaamu yafuuka kabaka nga wa myaka asatu mu ebiri (32), n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehoraamu yafuuka kabaka nga wa myaka amakumi asatu mu ebiri, n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yekolaamu yali yaakamaze emyaka amakumi asatu mu ebiri bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.