2 Chronicles 21:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde bwa Yoramu Edomu yajeemera Yuda, ne yessizaawo kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro bya Yekolaamu Edomu n’ajeemera okufuga kwa Yuda ne beeteekerawo kabaka owaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku mirembe gya Yekolaamu, Edomu n'ajeema naava mu bufuzi bwa Yuda, ne beeteekerawo kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu biseera bya Yehoraamu, Abeedomu ne bajeema, ne bava ku Buyudaaya, ne beeteerawo obwakabaka obwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku mirembe gye Edomu n'ajeema okuva wansi w'omukono gwa Yuda, ne beeteekerawo kabaka.