2 Chronicles 22:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabeeranga omwo mu Kiggwa ky'Omukama mu kyama wamu n'omujjanjabi we okumala emyaka mukaaga eno Ataliya ng'afuga ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwana n’akwekebwa okumala emyaka mukaaga mu nnyumba ya Katonda, nga Asaliya y’afuga ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu nnyumba ya Mukama okumala emyaka mukaaga, nga Asaliya y'afuga ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu Ssinzizo, okumala emyaka mukaaga, nga Ataliya ye afuga eggwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu nnyumba ya Mukama n'amala emyaka mukaaga: Asaliya n'afuga ensi.