2 Chronicles 22:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era naye yatambulira mu makubo g'ennyumba ya Akabu, kubanga nnyina yamusindiikiriza mu kukola obubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Akaziya n’atambulira mu makubo ag’ennyumba ya Akabu, kubanga nnyina yamupikirizanga okukola ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Akaziya n'atambulira mu makubo g'ennyumba ya Akabu: kubanga nnyina ye yamupikirizanga okukola obubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne Ahaaziya n'agoberera empisa z'ab'ennyumba ya Ahabu, kubanga nnyina ye yamuwanga amagezi okukola ebibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye n'atambulira mu makubo g'ennyumba ya Akabu: kubanga nnyina ye yamuweereranga okukola obubi.