2 Chronicles 24:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoyada yakaddiwa n'agundiira mu myaka, n'afa nga wa myaka kikumi mu asatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yekoyaada n’akaddiwa, n’awangaala nnyo, n’afa ng’aweza emyaka kikumi mu asatu egy’obukulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yekoyaada n'akaddiwa, naafa ng'awangadde emyaka kikumi mu asatu (130).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yehoyaada n'akaddiwa, n'afa ng'awezezza emyaka kikumi mu asatu gy'awangadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yekoyaada n'akaddiwa, ng'ajjudde ennaku ng'awangadde ennaku nnyingi n'afa; yali yaakamaze emyaka kikumi mu amakumi asatu we yafiira.