2 Chronicles 24:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowasi yakola ekituufu mu maaso g'Omukama ebbanga lyonna Yoyada nga ye kabona.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yowaasi n’akola ebirungi mu maaso ga Mukama mu biro byonna ebya Yekoyaada kabona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yowaasi n'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi mu biro byonna ebya Yekoyaada kabona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowaasi n'akola ebisiimibwa Mukama, ebbanga lyonna Yehoyaada kabona lye yamala nga mulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yowaasi n'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi ennaku zonna eza Yekoyaada kabona.