2 Chronicles 25:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekituufu mu maaso g'Omukama, naye si n'omutima ogwemalizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebirungi mu maaso ga Mukama, naye si na mutima ogutuukiridde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi, naye si na mutima ogutuukiride.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaziya n'akola ebyo ebisiimibwa Mukama, wabula nga tabitaddeeko nnyo mutima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyo ebyali mu maaso ga Mukama ebigolokofu, naye si na mutima ogwatuukirira.