2 Chronicles 26:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amangu ago Azariya kabona n'amugenderako ng'ali ne bakabona b'Omukama kinaana abeesobola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Azaliya kabona ne bakabona ba Mukama abalala abazira kinaana ne bagenda gy’ali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Azaliya kabona ng'ali wamu ne bakabona kinaana (80), abasajja abazira, n'ayingira ng'amuvaako emabega.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azariya kabona ng'ali wamu ne bakabona ba Mukama kinaana, abasajja abazira, n'ayingira ng'amuvaako emabega.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Azaliya kabona n'ayingira ng'amuvaako ennyuma, era wamu naye bakabona ba Mukama kinaana abasajja abazira: