2 Chronicles 26:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye oyo eyazimba Elati n'akiddiza Yuda Amaziya ng'amaze okugalamira ne bajjajjaabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’addaabiriza Erosi, n’akiddiza Yuda nga Amaziya amaze okuziikibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Uzziya n'addaabiriza Erosi, n'akiddiza Yuda, nga Amaziya kabaka amaze okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wuzziya ye yazimba Elati obuggya n'akiddiza Buyudaaya nga Amaziya amaze okuddayo eri bajjajjaabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'azimba Erosi, n'akizzaayo eri Yuda, kabaka ng'amaze okwebakira awamu ne bajjajjaabe.