2 Chronicles 26:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebirala mu bifaayo bya Wuzziya, okuva ku ntandikwa okutuuka gye bikoma, Yisaaya omulanzi mutabani wa Amozi yabiwandiika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyafaayo ebirala eby’omu mirembe gya Uzziya, okuva ku ntandikwa okutuusa ku nkomerero, byawandiikibwa Isaaya nnabbi, mutabani wa Amozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebikolwa ebirala byonna ebya Uzziya, bye yakola okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero, byawandiikibwa nnabbi Isaaya, mutabani wa Amozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebirala Wuzziya bye yakola okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero, byawandiikibwa Yisaaya omulanzi, mutabani wa Amozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebikolwa ebirala byonna ebya Uzziya, ebyasooka n'ebyamalirwako, Isaaya nnabbi mutabani wa Amozi yabiwandiika.