2 Chronicles 26:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekituufu mu maaso g'Omukama nga kitaawe Amaziya bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebirungi mu maaso ga Mukama, nga kitaawe Amaziya bwe yasooka okukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali ebirungi mu maaso ga Mukama, nga kitaawe Amaziya bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wuzziya n'akola ebyo Mukama by'asiima, ng'ebyo Amaziya kitaawe bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyo ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi nga byonna bwe byali kitaawe Amaziya bye yakola.