2 Chronicles 26:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abammoni baawanga Wuzziya omusolo; erinnya lye ne livuga okutuuka ku nsalo za Misiri, kubanga yafuuka wa maanyi nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamoni ne bawanga Uzziya busuulu, era n’erinnya lye ne lyatiikirira n’okutuusa ku nsalo ya Misiri, kubanga yali afuuse wa maanyi nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abamoni ne bawanga Uzziya omusolo, erinnya lye ne lyatiikirira n'okutuusa ku nsalo ne Misiri, kubanga yali wa amaanyi mangi nnyo nnyini.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abammoni ne bawanga Wuzziya omusolo, n'amanyika nnyo n'okutuusa ku nsalo ne Misiri, kubanga yali wa maanyi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abamoni ne bawanga Uzziya ebirabo: erinnya lye ne lyatiikirira n'okutuusa awayingirirwa e Misiri; kubanga yaba n'amaanyi mangi nnyo nnyini.