2 Chronicles 27:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yotamu yafuuka kabaka nga wa myaka abiri mu etaano. Yafugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yeruzaalemu. Nnyina ye yali Yerusa, muwala wa Zadoki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yosamu yali wa myaka amakumi abiri mu etaano, bwe yalya obwakabaka, n’afugira mu Yerusaalemi emyaka kkumi na mukaaga. Nnyina ye yali Yerusa muwala wa Zadooki.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yosamu yali wa myaka abiri mu etaano (25) we yatandikira okufuga, n'afugira emyaka kkumi na mukaaga (16) mu Yerusaalemi. Nnyina yali Yerusa, muwala wa Zadoki.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yotamu yatandika okufuga nga wa myaka amakumi abiri mu etaano. N'afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemu. Nnyina erinnya lye yali Yerusa, muwala wa Zadoki.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yosamu yali yaakamaze emyaka amakumi abiri mu etaano bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemi: ne nnyina erinnya lye yali Yerusa muwala wa Zadoki.