2 Chronicles 27:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yotamu yazimba Omulyango ogwa Waggulu ogw'Ekiggwa ky'Omukama, era yayongerako nnyo ku bbugwe ku kitundu ekiri ku kasozi Ofeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’addaabiriza Omulyango ogw’Ekyengulu ogwa yeekaalu ya Mukama, ate era n’akola omulimu munene ogw’okuddaabiriza bbugwe wa Oferi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'azimba Omulyango ogw'Ekyengulu ogw'ennyumba ya Mukama, era n'akola omulimu munene ku bbugwe wa Yerusaalemi ku kitundu ekiyitibwa Oferi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'azimba Omulyango ogw'Engulu ogw'Essinzizo, era n'akola omulimu munene ku kigo kya Yerusaalemu mu kitundu ekiyitibwa Ofeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'azimba oluggi olwa waggulu olw'omu nnyumba ya Mukama, n'azimba bingi ku bbugwe wa Oferi.