2 Chronicles 27:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yotamu ne yeeyongera okunywera kubanga yalambika amakubo ge mu maaso g'Omukama Katonda we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yosamu n’aba n’obuyinza bungi kubanga yatambuliranga mu makubo ga Mukama Katonda we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yosamu n'abeera wa maanyi, kubanga yatambuliranga mu makubo ga Mukama Katonda we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yotamu n'afuuka wa maanyi, kubanga yagondera Mukama Katonda we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yosamu n'afuuka ow'amaanyi kubanga yateekateeka amakubo ge mu maaso ga Mukama Katonda we.