2 Chronicles 27:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yafuuka kabaka nga wa myaka abiri mu etaano, Yafugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yosamu yali wa myaka amakumi abiri mu etaano bwe yalya obwakabaka, era n’afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yosamu yali wa myaka abiri mu etaano (25) we yatandikira okufuga, n'afugira emyaka kkumi na mukaaga (16) mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yotamu yatandika okufuga nga wa myaka amakumi abiri mu etaano, n'afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yali yaakamaze emyaka amakumi abiri mu etaano bwe yatanula okufuga, n'afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemi.