2 Chronicles 28:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamu mu bakungu b'abazzukulu b'Abeefurayimu: Azariya mutabani wa Yokanani, Berakiya mutabani wa Mesillemoti, Yekizukiya mutabani wa Sallumu ne Amasa mutabani wa Kadulayi ne basituka ne bawakanya abaali bava mu lutalo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abamu ku bakadde ba Efulayimu, Azaliya mutabani wa Yokanaani, ne Berakiya mutabani wa Mesiremosi, ne Yekizukiya mutabani wa Sallumu, ne Amasa mutabani wa Kadalayi, ne bayimirira okuziyiza abo abaali bava mu lutalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abamu ku bakulembeze mu Efulayimu: Azaliya mutabani wa Yokanani, Berakiya mutabani wa Mesiremosi, Yekizukiya mutabani wa Sallumu, ne Amasa mutabani wa Kadalayi, nabo ne bawakanya abo abaava mu ntalo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abamu ku bakulembeze mu Beefurayimu: Azariya mutabani wa Yohanaani, ne Berekiya mutabani wa Mesillemoti, ne Yehizukiya, mutabani wa Sallumu, ne Amasa mutabani wa Hadulayi, nabo ne bawakanya abo abaava mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abamu ku mitwe gy'abaana ba Efulayimu, Azaliya mutabani wa Yokanani, Berakiya mutabani wa Mesiremosi, ne Yekizukiya mutabani wa Salumu, ne Amasa mutabani wa Kadalayi ne bayimirira okuziyiza abo abaava mu ntalo,
Recommended Reading