2 Chronicles 28:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja abatabaazi ne baleka mu maaso g'abakungu n'abantu bonna, abasibe na byonna bye baali baggyeyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaserikale ne basumulula abasibe, n’omunyago ne baguwaayo mu maaso g’abakungu n’ekibiina kyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abasserikale ne baleka abasibe n'omunyago mu maaso g'abakulembeze n'ekibiina kyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaserikale ne baleka abasibe n'omunyago mu maaso g'abakulembeze n'ekibiina kyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abasajja abakutte ebyokulwanyisa ne baleka abasibe n'omunyago mu maaso g'abakulu n'ekibiina kyonna.