2 Chronicles 28:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde obwo kabaka Akazi n'atuma ewa kabaka wa Aramu ajje amuyambe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu biro ebyo kabaka Akazi n’asaba kabaka w’e Bwasuli amuyambe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu biro ebyo kabaka Akazi n'atumira kabaka w'e Bwasuli okumuyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, Kabaka Ahazi n'atumira kabaka wa Assiriya okumuyamba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu biro ebyo kabaka Akazi n'atumira bakabaka b'e Bwasuli okumuyamba.