2 Chronicles 28:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula yagoberera amakubo ga bakabaka ba Yisirayeli. Yakola ebifaananyi bya balubaale ebisaanuuse okusinza Babaali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’atambulira mu makubo ga bassekabaka ba Isirayiri, n’okukola n’akola ebifaananyi ebisaanuuse ebyakozesebwanga mu kusinza Baali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'atambulira mu makubo ga bassekabaka ba Isiraeri, era n'akola n'ebifaananyi ebisaanuuse ebya Baali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agoberera empisa za bassekabaka ba Yisirayeli, era n'aweesa ebifaananyi bya Babbaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye n'atambulira mu makubo ga bassekabaka ba Isiraeri, era n'akolera Babaali ebifaananyi ebisaanuuse.