2 Chronicles 28:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu buli kibuga mu Yuda yazimbamu ebifo ebigulumivu aw'okunyookereza balubaale ab'abalala obubaani, bw'atyo n'anyiiza Omukama Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu buli kibuga kya Yuda n’azimbamu ebifo ebigulumivu okuwerangayo ssaddaaka eri bakatonda abalala, n’asunguwaza Mukama Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mu buli kibuga kya Yuda n'akolamu ebifo ebigulumivu okwotereza obubaane bakatonda abalala, n'asunguwaza Mukama Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mu buli kibuga kya Buyudaaya n'akolamu ebifo ebigulumivu okwoterezanga balubaale obubaane, n'asunguwaza Mukama Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu buli kibuga kya Yuda kinnakimu n'akolamu ebifo ebigulumivu okwotereza obubaane bakatonda abalala, n'asunguwaza Mukama Katonda wa bajjajjaabe.