2 Chronicles 28:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yatambiranga n'okunyookeza obubaani mu bifo ebigulumivu ne ku busozi na buli wansi wa muti oguggumizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’awangayo ssaddaaka wamu n’okwoterezanga obubaane mu bifo ebigulumivu, ne ku ntikko z’ensozi, ne wansi wa buli muti omubisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awangayo ssaddaaka wamu n'okwoterezanga obubaane ku bifo ebigulumivu, ne ku nsozi, ne wansi wa buli muti omubisi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era yatambiranga n'anyookeza n'obubaane mu bifo ebigulumivu ne mu nsozi na buli wansi wa muti ogw'amakoola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aweerangayo n'ayoterezanga obubaane ku bifo ebigulumivu ne ku nsozi ne wansi wa buli muti omubisi.