2 Chronicles 28:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zikuri omusajja omutabaazi ow'omu Efurayimu yatta Maaseeya mutabani wa kabaka, ne Azurikamu omukulu w'olubiri ne Elukana eyali addirira kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Zikuli, omusajja omulwanyi omuzira owa Efulayimu n’atta Maaseya mutabani wa kabaka, ne Azulikamu omukulu w’olubiri ne Erukaana omukungu, addirira kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zikuli omusajja ow'amaanyi owa Efulayimu n'atta Maaseya, mutabani wa kabaka, ne Azulikamu alabirira olubiri lwa kabaka, ne Erukaana eyali addirira kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zikuri omusajja ow'amaanyi Omwefurayimu n'atta Maaseya mutabani wa kabaka, ne Azurikaamu alabirira olubiri lwa kabaka, ne Elukaana eyali addirira kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zikuli omusajja ow'amaanyi owa Efulayimu n'atta Maaseya mutabani wa kabaka ne Azulikamu saabakaaki ne Erukaana eyaddirira kabaka.