2 Chronicles 29:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekituufu mu maaso g'Omukama nga jjajjaawe Dawudi bwe yali akoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Keezeekiya n’akola ebirungi mu maaso ga Mukama, nga jjajjaawe Dawudi bwe yakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akolanga ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi byonna nga jjajjaawe Dawudi bye yakolanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akolanga ebirungi ebisanyusa Mukama ng'ebyo byonna Dawudi jjajjaawe bye yakolanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akolanga ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi nga byonna bwe byali Dawudi kitaawe bye yakolanga.