2 Chronicles 29:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkeera ku makya kabaka Kezekiya yakuŋŋaanya abakungu b'ekibuga, n'ayambuka ku nnyumba y'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe bwakya, enkeera kabaka Keezeekiya n’akuŋŋaanya abakungu ab’omu kibuga, ne balaga mu yeekaalu ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Keezeekiya kabaka n'agolokoka mu makya, n'akuŋŋaanya abakulu b'ekibuga, n'ayambuka mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Heezeekiya kabaka n'agolokoka mu makya, n'akuŋŋaanya abakulembeze b'ekibuga, n'ayambuka mu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Keezeekiya kabaka n'agookoka mu makya, n'akuŋŋaanya abakulu b'ekibuga, n'ayambuka mu myumba ya Mukama.