2 Chronicles 29:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne baleeta mu maaso ga kabaka embuzi ez'ekitambiro olw'ekibi ekibiina kyonna ne kizissaako emikono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Embuzi ennume ezaali ez’ekiweebwayo ku lw’ekibi ne zireetebwa mu maaso ga kabaka n’ekibiina, ne bazisaako emikono gyabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baleeta embuzi ennume mu maaso ga kabaka n'ekibiina, okuba ekiweebwayo olw'ekibi, ne baziteekako emikono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baleeta embuzi ennume mu maaso ga kabaka n'ekibiina, embuzi ezo nga kye kiweebwayo olw'ebibi. Ne baziteekako emikono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basembeza embuzi ennume okuba ekiweebwayo olw'ekibi mu maaso ga kabaka n'ekibiina; ne baziteekako emikono: